FDC etegezeza nti obuzibu businze kuva kubuula lyemirimu mubavubuuka. Era ne ku temu elisuse mu bitundu byo mu kampala.Bino byogeddwa amyuka omwogezi we kibiina Kikonyogo John nga asinzidde mulukungana lwa banamawulire ku kitebe e Najjanankumbi. Era attegezeza nga ebijambiya ebyefudde baana baliwo ensangi zino naddala mubitundu bye Kampala. Omwogezi we kibiina Kya FDC Kikonyogo John asinzidde mulukungana luno nasaba gavumenti ebeeko kyekola okusobola okumalawo ekisanjaga bantu mu gwanga
Ono bwatyo ategezeza nti omukulembeze wa FDC Patrick Oboi Amuliat Ali mubitundu ebyo mu mambuka okusobola okumanya ddala kiki ekiviriddeko ekibba nte mu bitundu ebyo.