crossorigin="anonymous"> MUNAMATEEKA MABIRIZI ALABISEEKO MU KOOTI KUNSONGA ZOMUSANGO GWE YAWABIRA KAMPUNI YA SUDIR RUPALERIA . - KTV & 93.0 KINGDOM FM
June 21, 2024

Kyadaaki munamateeka w’omukampala Hassan Male Mabirizi azeemu okulabikako mu maaso gomulamuzi weddala erisooka e Ntebe ngava ku meere e Luzira okuleeta okwemulugunya kwe ku bya Sabawaabi wa Gavumenti okwediza omusango gwe yawawabira kampuni ya musiga nsimbi Sudir Rupaleria nga tategezedwako ngomuwaabi womusango guno

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *